Pular para o conteúdo
Publicidade

10 versículos inspiradores para compartilhar no dia da mulher e homenageá-las

Por Bíblia Online  - 

O Dia Internacional da Mulher é uma data especial para reconhecer o valor, a força e a sabedoria das mulheres. A Bíblia é repleta de versículos que exaltam o papel feminino e destacam sua importância na sociedade e na fé.

Separamos 10 versículos para inspirar e homenagear as mulheres neste dia tão significativo.

1. Provérbios 31:25

Amaanyi n’ekitiibwa bye byambalo bye,

era tatya ebiro ebigenda okujja.

2. Provérbios 31:30

Obubalagavu bulimba n’endabika ennungi teriiko kyegasa,

naye omukazi atya Mukama anaatenderezebwanga.

3. Juízes 4:4

Awo Nnabbi Debola mukazi wa Leppidosi ye yali akulembera Abayisirayiri mu kiseera ekyo.

4. Salmos 46:5

Tekirigwa kubanga Katonda mw’abeera.

Katonda anaakirwaniriranga ng’obudde bunaatera okukya.

5. Gênesis 1:27

Bw’atyo Katonda n’atonda omuntu mu kifaananyi kye,

mu kifaananyi kya Katonda mwe yamutondera;

n’abatonda omusajja n’omukazi.

6. Lucas 1:45

Oweereddwa omukisa bw’okkirizza nti ebintu ebyo Mukama bya kwogeddeko birituukirizibwa."

7. 1 Pedro 3:3-4

Okweyonja kwammwe kulemenga kuba kwa kungulu: nga mu misono gy’enviiri n’egyamajjolobera ag’ebyo ebyambalwa mu bulago ne ku matu, n’egyebyambalo. Naye kube kwa mu mutima munda; okweyonja okutayonooneka okw’omwoyo omuwombeefu era omuteefu, era okwo kwe kw’omuwendo ennyo mu maaso ga Katonda.

8. Provérbios 14:1

Omukazi ow’amagezi yeezimbira ennyumba ye,

naye omusirusiru eyiye agyemenyera n’emikono gye.

9. Cantares de Salomão 4:7

Ng’olabika bulungi wenna, omwagalwa wange,

toliiko bbala na limu.

10. Êxodo 15:20

Awo Miryamu, nnabbi omukazi era mwannyina wa Alooni, n’akwata ekitaasa; n’abakazi abalala ne bamugoberera nga balina ebitaasa era nga bwe bazina.

Estes versículos mostram a importância e o papel especial que Deus deu às mulheres. Compartilhe com aquelas que fazem diferença na sua vida e abençoe-as com essas palavras de fé e encorajamento.

Se esse conteúdo te ajudou, compartilhe a Palavra de Deus com seus amigos e familiares.

Seja o primeiro