Pular para o conteúdo
Publicidade

Deus é amor: o que significa e como se manifesta

O que significa dizer que Deus é amor

Dizer que "Deus é amor" significa que o amor não é apenas uma ação passageira ou um sentimento dele, mas a sua própria essência. A Bíblia não ensina que o amor é Deus — como se qualquer afeto humano definisse a divindade —, mas que Deus é amor: Ele é a origem, a medida e o padrão de todo amor verdadeiro.

Abaagalwa, twagalanenga, kubanga okwagala kuva eri Katonda, era buli alina okwagala mwana wa Katonda, era amanyi Katonda. Naye buli atalina kwagala tamanyi Katonda, kubanga Katonda kwagala.(1 Yokaana 4:7,8)

Kale buli ayatula nti Yesu Mwana wa Katonda, nga Katonda ali mu ye era nga naye ali mu Katonda. Ffe tumanyi okwagala kwa Katonda era tukkiririza mu kwagala kwe okwo kw’alina gye tuli.

Katonda kwagala, era buli abeera n’okwagala abeera mu Katonda, ne Katonda abeera mu ye.(1 Yokaana 4:15,16)

O amor bíblico não depende do merecimento de quem recebe, mas do caráter de quem dá. Por isso, a iniciativa parte sempre de Deus.

Como o amor de Deus se manifestou na história

O amor de Deus não ficou no campo das ideias nem em promessas abstratas: ele se tornou visível em uma pessoa e em um acontecimento histórico concreto. O ápice dessa revelação foi o envio de Jesus Cristo para resgatar a humanidade quando ela ainda não tinha nada a oferecer em troca.

Mu kino mwe tutegeerera ddala okwagala kwennyini, kubanga teyakikola lwa kuba nti ffe twali twagala Katonda, naye ye yennyini ye yatwagala, n’awaayo Omwana we ng’omutango olw’ebibi byaffe.(1 Yokaana 4:10)

"Kubanga Katonda bwe yayagala ensi, bw’atyo n’awaayo Omwana we omu yekka, buli muntu yenna amukkiriza aleme kuzikirira, wabula afune obulamu obutaggwaawo.(Yokaana 3:16)

Kyokka Katonda alaga okwagala kwe gye tuli mu ngeri eno: bwe twali tukyali boonoonyi, Kristo n’atufiirira.(Abaruumi 5:8)

Kyokka olw’okwagala kwe okungi, n’ekisa kye ekingi, ne bwe twali nga tufiiridde mu bibi byaffe, yatufuula abalamu awamu ne Kristo. Mwalokolebwa lwa kisa.(Abaefeso 2:4,5)

A fidelidade inabalável do amor de Deus

Em toda a Escritura, o amor de Deus se revela como leal e constante. No Antigo Testamento, essa fidelidade à aliança sustenta o povo mesmo em tempos de fraqueza, oferecendo perdão, refúgio e comunhão para quem o busca.

Naye ggwe, Mukama Katonda oli musaasizi era ow’ekisa,

olwawo okusunguwala, ojjudde okwagala n’obwesigwa.(Zabbuli 86:15)

Okwagala kwo okutaggwaawo nga tekugeraageranyizika.

Ab’ebitiibwa n’abatali ba bitiibwa

baddukira mu biwaawaatiro byo.(Zabbuli 36:7)

Kubanga okwagala kwo okutaggwaawo kusinga obulamu;

akamwa kange kanaakutenderezanga.(Zabbuli 63:3)

Mwebaze Mukama kubanga mulungi,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.(Zabbuli 136:1)

Katonda ki omulala ali nga ggwe,

asonyiwa ekibi era n’asonyiwa ebyonoono byabo

abaasigalawo ku bantu be?

Obusungu bwe tebubeerera emirembe gyonna,

naye asanyukira okusaasira.(Mikka 7:18)

Ebisigadde abooluganda, mujaguze, muzibwemu amaanyi, mulowooze bumu, mubeere n’emirembe, Katonda ow’okwagala n’emirembe anaabeeranga nammwe.(2 Abakkolinso 13:11)

Seja o primeiro

Este artigo te tocou? Faça uma oração!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.