Pular para o conteúdo
Publicidade

Educação das crianças

Por Bíblia Online

A educação cristã dos filhos é responsabilidade sagrada dos pais. A Bíblia ensina a instruir, disciplinar e modelar a fé desde a tenra idade, formando gerações que temem ao Senhor.

Instruir nos caminhos de Deus

Instrui a criança no caminho em que deve andar. A educação bíblica molda o caráter e estabelece fundamentos para a vida.

Manyiiriza omwana mu kkubo erimugwanira okutambulirangamu,

ne bw’alikula talirivaamu.

Obusirusiru busibiddwa ku mutima gw’omwana omuto,

naye omuggo ogukangavvula gulimuwonyeza ddala.

Amagezi ge gali ku Ntikko

Muwulirize baana bange okuyigiriza kwange ng’okwa kitammwe,

era musseeyo omwoyo mufune okutegeera.

Amagezi eri Abavubuka

Mwana wange ossangayo omwoyo eri ebiragiro bya kitaawo,

era tolekanga kukuutira kwa maama wo;

bijja kuba ngule eneeweesanga omutwe gwo ekitiibwa,

n’emikuufu mu bulago bwo.

Ayogera n’amagezi,

era ayigiriza ebyekisa.

Amateeka gano ge nkuwa leero ogakwatanga ku mutima gwo. Ogayigirizanga abaana bo n’obwegendereza. Ogoogerengako bw’onoobanga otudde mu maka go, ne bw’onoobanga otambula mu kkubo, bw’onoobanga ogalamiddeko, ne bw’onoobanga ogolokose.

Oyagalanga Mukama Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’omwoyo gwo gwonna, n’amaanyi go gonna. Amateeka gano ge nkuwa leero ogakwatanga ku mutima gwo. Ogayigirizanga abaana bo n’obwegendereza. Ogoogerengako bw’onoobanga otudde mu maka go, ne bw’onoobanga otambula mu kkubo, bw’onoobanga ogalamiddeko, ne bw’onoobanga ogolokose.

Ogayigirizanga abaana bo n’obwegendereza. Ogoogerengako bw’onoobanga otudde mu maka go, ne bw’onoobanga otambula mu kkubo, bw’onoobanga ogalamiddeko, ne bw’onoobanga ogolokose.

Kirungi mujjukire nga bwe mwayimirira awali Mukama Katonda wammwe, ku lusozi Kolebu, bwe yaŋŋamba nti, Kuŋŋaanya abantu bonna obandeetere wano we ndi, bawulire ebigambo byange, balyoke bayige okumpulira nga bantya; banzisengamu ekitiibwa ennaku zonna ze balimala ku nsi, era ebigambo ebyo babiyigirizenga abaana baabwe.

Abaana Abato Okuyigirizibwanga Amateeka

Kale muterekenga ebigambo byange bino mu mutima gwammwe ne mu mmeeme yammwe; munaabisibanga ku mikono gyammwe ng’akabonero ak’okubibajjukizanga, era mubitekanga ne ku byenyi byammwe. Mubiyigirizenga abaana bammwe, ng’obinyumyako bw’onoobanga otudde mu nnyumba yo, ne bw’onoobanga otambula mu nguudo; ne bw’onoogalamirangako, era ne bw’onoositukanga. Era onoobiwandiikanga ku myango ne ku nzigi, mmwe n’abaana bammwe mulyoke muwangaalenga nnyo, mumale ennaku nnyingi nga ebbanga eggulu lye lirimala nga liri waggulu w’ensi, nga muli mu nsi Mukama gye yasuubiza bajjajjammwe okugibawa.

Disciplina e amor

A vara e a repreensão dão sabedoria. A disciplina é expressão de amor que protege e forma o caráter dos filhos.

Akaggo akakangavvula, kaleeta amagezi,

naye omwana alekeddwa awo, aswaza nnyina.

Kangavvula omwana wo, alikuwa emirembe,

alireetera emmeeme yo essanyu.

Atakozesa kaggo akyawa omwana we,

naye oyo amwagala afaayo okumukangavvula.

Tolekangayo kukangavvula mwana,

bw’omubonereza n’akaggo tekimutta.

Mubonerezenga n’akaggo,

kiwonye emmeeme ye okufa.

Kangavvulanga omwana wo kubanga mu ekyo mulimu essuubi,

oleme kumuwaayo mu kuzikirira.

Noolwekyo mugumiikirize okukangavvulwa, kubanga Katonda abakangavvula ng’abaana be. Mwana ki kitaawe gw’atakangavvula?

Abaana, muwulirenga bazadde bammwe mu bintu byonna kubanga ekyo ky’ekisanyusa Katonda.

Nammwe bakitaabwe temunyiizanga baana bammwe baleme okuddirira mu mwoyo.

Nammwe abazadde, temunyigirizanga baana bammwe, wabula mubakuze nga mubagunjula era nga mubayigiriza ebya Mukama waffe.

Ensinar pelas Escrituras

Desde a infância conheces as sagradas letras. As Escrituras formam, equipam e capacitam para toda boa obra.

Kubanga okuva mu buto bwo wamanya Ebyawandiikibwa Ebitukuvu ebiyinza okukufuula ow’amagezi, n’olokolebwa olw’okukkiriza Kristo Yesu.

Kyokka ggwe nywereranga mu ebyo bye wayiga era n’obikkiririza ddala, ng’omanyi abaabikuyigiriza bwe bali. Kubanga okuva mu buto bwo wamanya Ebyawandiikibwa Ebitukuvu ebiyinza okukufuula ow’amagezi, n’olokolebwa olw’okukkiriza Kristo Yesu.

Muwulire okuyigiriza kwange mmwe abantu bange,

musseeyo omwoyo ku bye njogera.

Ndyogerera mu ngero,

njogere ebintu eby’ekyama ebyaliwo edda,

ebintu bye twawulira ne tumanya;

ebintu bajjajjaffe bye baatutegeeza.

Tetuubikisenga baana baabwe,

naye tunaabuuliranga buli mulembe ogunnaddangawo

ebikolwa bya Mukama eby’ekitalo,

n’amaanyi ge n’ebyamagero bye yakola.

ebintu bye twawulira ne tumanya;

ebintu bajjajjaffe bye baatutegeeza.

Tetuubikisenga baana baabwe,

naye tunaabuuliranga buli mulembe ogunnaddangawo

ebikolwa bya Mukama eby’ekitalo,

n’amaanyi ge n’ebyamagero bye yakola.

Tetuubikisenga baana baabwe,

naye tunaabuuliranga buli mulembe ogunnaddangawo

ebikolwa bya Mukama eby’ekitalo,

n’amaanyi ge n’ebyamagero bye yakola.

Yawa Yakobo ebiragiro,

n’ateeka amateeka mu Isirayiri;

n’alagira bajjajjaffe

babiyigirizenga abaana baabwe,

ab’omu mulembe oguliddirira nabo babimanye,

n’abaana abalizaalibwa,

nabo babiyigirize abaana baabwe,

balyoke beesigenga Katonda,

era balemenga okwerabira ebyo byonna Katonda bye yakola;

naye bagonderenga ebiragiro bye.

Mulegeeko mulabe nga Mukama bw’ali omulungi!

Balina omukisa abaddukira gy’ali.

Musseemu Mukama ekitiibwa mmwe abatukuvu be,

kubanga abamutya tebaajulenga.

Empologoma zirumwa enjala ne ziggwaamu amaanyi;

naye abo abanoonya Mukama, ebirungi tebiibaggwengako.

Mujje wano baana bange, mumpulirize;

mbayigirize okutya Mukama.

Mujje wano baana bange, mumpulirize;

mbayigirize okutya Mukama.

Abaana aboobulenzi kya bugagga okuva eri Mukama;

era abaana mpeera gy’agaba okuva gy’ali.

Bênção e promessa

Os filhos são herança do Senhor. A educação cristã é investimento eterno que produz frutos em todas as gerações.

Naye Yesu n’agamba abayigirizwa be nti, "Mukkirize abaana abato bajje gye ndi so temubaziyiza, kubanga abafaanana ng’abo be bannannyini bwakabaka obw’omu ggulu."

Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, olyoke owangaale mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa.

Kubanga ndifuka amazzi ku ttaka

eririna ennyonta n’enzizi ku ttaka ekkalu.

Ndifuka Omwoyo wange ku zadde lyo,

era n’omukisa gwange ku bazzukulu bo.

Akyali omulamu,

y’akutendereza nga nze bwe nkola leero;

bakitaabwe b’abaana babategeeza

nga bw’oli omwesigwa ennyo.

N’abaana bo bonna baliyigirizibwa Mukama;

n’emirembe gy’abaana bo giriba mingi.

Seja o primeiro