Fofoca
A fofoca destrói reputações e relacionamentos. A Bíblia condena severamente o murmúrio, a calúnia e a palavra maldosa, chamando o cristão a edificar com a boca.
O poder destrutivo
O homem perverso semeia contendas, e o que anda com fofocas separa amigos íntimos. A fofoca é veneno social.
Omuntu omubambaavu asiikuula entalo,
n’ow’olugambo ayawukanya ab’omukwano enfirabulago.
Akamwa k’oyo atatya Katonda, kazikiriza muliraanwa,
naye olw’okumanya, abatuukirivu bawona.
Aseetula olugambo atta obwesigwa,
naye omuntu omwesigwa akuuma ekyama.
Oyo akisa obukyayi alina emimwa egirimba,
era omuntu akonjera, musirusiru.
Edificar com palavras
Não saia da boca nenhuma palavra torpe, mas só a que serve para edificação. Quem fala mal do irmão fala mal da lei.
Mwekuume mulemenga okwogera ebigambo ebitasaana, wabula mwogerenga ebyo byokka ebizimba nga buli muntu bwe yeetaaga, biryoke bigase abo ababiwulira.
Oyo ataliiko kya kunenyezebwa,
akola eby’obutuukirivu,
era ayogera eby’amazima nga biviira ddala mu mutima gwe.
Olulimi lwe talwogeza bya bulimba,
era mikwano gye tagiyisa bubi,
so tasaasaanya ŋŋambo ku baliraanwa be.
"Mulina omukisa mmwe, bwe banaabavumanga, ne babayigganya, ne baboogerako ebibi ebya buli ngeri, ne babawaayiriza, nga babalanga nze.