Pular para o conteúdo
Publicidade

Materialismo: o perigo da riqueza e o contentamento

O que a Bíblia diz sobre o materialismo

Na Bíblia, o materialismo não se define pela posse de bens em si, mas pela ilusão de que o valor, a segurança e a identidade de uma pessoa dependem do que ela acumula. Jesus resumiu esse engano em Lucas 12:15 ao afirmar que a vida humana não consiste na abundância dos bens que possui, tratando a cobiça desenfreada como uma forma direta de idolatria.

N’abagamba nti, "Mwekuume! Temululunkananga. Kubanga obulamu bw’omuntu tebugererwa ku bugagga bw’abeera nabwo."(Lukka 12:15)

Noolwekyo temufugibwa bikolwa byammwe eby’omubiri, byonna mubitte. Gamba nga: obwenzi, n’obutali bulongoofu, n’obukaba, n’okwegomba okw’ensonyi, n’okuyaayaana; kye kimu n’okusinza bakatonda abalala.(Abakkolosaayi 3:5)

Kigasa ki omuntu okufuna ensi yonna naye n’afiirwa obulamu bwe? Oba kiki omuntu kyayinza okuwaayo olw’obulamu bwe?(Matayo 16:26)

Kale omuntu agasibwa ki singa alya ensi yonna, naye n’afiirwa obulamu bwe?(Makko 8:36)

Por que a confiança na riqueza falha

A Escritura expõe repetidamente a fragilidade dos bens terrenos. A riqueza não é eterna, não acompanha o indivíduo após a morte e é incapaz de comprar livramento espiritual. Além disso, a busca compulsiva por acumulação produz insatisfação crônica: quem faz do dinheiro sua fonte de esperança descobre que ele nunca é suficiente para preencher o coração.

Oyo alulunkanira ensimbi, tasobola kuba na nsimbi zimumala;

wadde oyo alulunkanira obugagga n’amagoba:

na kino nakyo butaliimu.(Omubuulizi 5:10)

Omuntu nga bwe yava mu lubuto lwa nnyina n’ajja mu nsi nga talina kintu,

bw’atyo bw’aliddayo nga mwereere ng’ava mu nsi.

Tewali ky’aggya mu mirimu gye,

wadde kyayinza okugenda nakyo mu mukono gwe.(Omubuulizi 5:15)

Kubanga tetulina kye twajja nakyo mu nsi, era tetuliiko kye tuliggyamu nga tuvaamu. Naye bwe tuba n’emmere, n’ebyokwambala ebyo bitumalenga.(1 Timoseewo 6:7,8)

Abo abaagala okugaggawala bagwa mu kukemebwa ne mu katego ak’okwegomba okw’obusirusiru era okw’akabi, okunnyika abantu mu kubula ne mu kuzikirira.(1 Timoseewo 6:9)

Obugagga tebugasa ku lunaku olw’okusalirwako omusango,

naye obutuukirivu buwonya okufa.(Engero 11:4)

Obugagga bw’omugagga, kye kibuga kye ekiriko bbugwe ow’amaanyi,

era mu kulaba kwe, kigo kye ekigumu ekitarinnyika.(Engero 18:11)

Eby’obugagga obikubako eriiso limu nga by’agenze dda,

kubanga ddala bimera ebiwaawaatiro

ne bibuuka mu bbanga ng’empungu.(Engero 23:5)

O contentamento como alternativa

Em oposição ao materialismo, o ensino bíblico propõe o contentamento: a capacidade de viver em paz com o que se tem, confiando na providência diária de Deus. Ter recursos materiais não é pecado, mas a sabedoria bíblica prioriza a integridade, o temor a Deus e a paz interior acima do ouro e da prata.

Weewaawo okutya Katonda kulimu amagoba mangi, omuntu bw’amalibwa mu ekyo ky’alina.(1 Timoseewo 6:6)

Mwewalenga omululu, bye mulina bibamalenga. Kubanga Katonda yagamba nti,

"Sirikuleka

era sirikwabulira n’akatono."(Abaebbulaniya 13:5)

Okuba n’akatono ng’otya Mukama,

kusinga okuba n’ebingi naye ng’oli mu mitawaana.(Engero 15:16)

Okufuna amagezi nga kusinga nnyo okufuna zaabu,

era n’okufuna okutegeera kikira ffeeza!(Engero 16:16)

Erinnya eddungi lyagalibwa okusinga eby’obugagga ebingi,

n’okuganja kusinga ffeeza oba zaabu.(Engero 22:1)

Ebigambo eby’obutaliimu n’eby’obulimba binteeke wala,

ate era tonjavuwazanga wadde okungaggawaza,

naye ndiisanga emmere eya buli lunaku.(Engero 30:8)

Era kye njagala abakazi bambalenga ebyambalo ebisaanira, beegenderezenga, nga tebeemalira mu misono gya nviiri, ne mu kwewoomya nga bambala ebya zaabu n’amayinja ag’omuwendo, wadde okwambala engoye ez’omuwendo ennyo. Wabula babe n’ebikolwa ebirungi, nga bwe kisaanira abakazi abassaamu Katonda ekitiibwa.(1 Timoseewo 2:9,10)

Generosidade e tesouros duradouros

O remédio mais prático contra o apego aos bens é a generosidade. Ao ordenar que seus seguidores ajuntem tesouros no céu em vez da terra, Jesus ensina a redirecionar o coração: onde estão os recursos, ali se fixa a devoção. Quando bens materiais são compartilhados para suprir o próximo e servir a Deus, eles deixam de ser ídolos e se tornam instrumentos de serviço.

"Temweterekeranga byabugagga wano ku nsi kwe biyinza okwonoonebwa ennyenje n’obutalagge, n’ababbi kwe bayinza okubibbira. Naye mweterekerenga obugagga bwammwe mu ggulu gye butayinza kwonoonebwa nnyenje wadde obutalagge, n’ababbi gye batayinza kuyingira kububba.(Matayo 6:19,20)

Kubanga obugagga bwo gye buli n’omutima gwo gye gunaabeeranga."(Matayo 6:21)

Yesu n’amugamba nti, "Obanga oyagala okuba omutuukirivu genda otunde ebibyo, ensimbi ozigabire abaavu, kale oliba n’obugagga mu ggulu, olyoke ojje ongoberere."(Matayo 19:21)

Okuutirenga abagagga ab’omu mirembe gya kaakano, obuteekuluntaza, wadde okwesiga obugagga kubanga si bwa lubeerera, wabula beesige Katonda atuwa byonna olw’okwesanyusanga,(1 Timoseewo 6:17)

Olunaku lwonna aba yeegomba kweyongezaako,

naye omutuukirivu agaba awatali kwebalira.(Engero 21:26)

Abakkiriza bonna baalina omwoyo gumu n’omutima gumu; nga tewali agamba nti kino kye nnina kyange ku bwange, wazira nga bonna bagabanira wamu.(Ebikolwa by’Abatume 4:32)

Noolwekyo tetutunuulira bintu ebirabika naye ebintu ebitalabika, kubanga ebintu ebirabika bya kiseera buseera, naye ebyo ebitalabika bya mirembe na mirembe.(2 Abakkolinso 4:18)

Seja o primeiro

Este artigo te tocou? Faça uma oração!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.