Mente renovada: o que a Bíblia ensina sobre os pensamentos
Na Bíblia, a mente não é um espectador passivo, mas o centro das decisões, intenções e convicções morais. A vida com Deus requer intencionalidade sobre os pensamentos: avaliar o que se absorve, buscar discernimento prático e submeter o raciocínio à verdade.
Amar a Deus com o intelecto
No maior dos mandamentos, Jesus estabelece que o amor a Deus envolve a totalidade do ser, incluindo expressamente a mente. A fé bíblica não propõe a anulação do pensamento, mas o direcionamento da atenção para valores eternos e o cultivo de um autoexame sóbrio e equilibrado.
Yesu n’addamu nti, " ‘Yagalanga Mukama Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amagezi go gonna.’(Matayo 22:37)
Mulowoozenga ku ebyo ebiri mu ggulu, so si ebiri ku nsi,(Abakkolosaayi 3:2)
Mutunule nga mutambula n’obwegendereza, si ng’abatalina magezi wabula ng’abalina amagezi, nga temwonoona biseera kubanga ennaku zino mbi.(Abaefeso 5:15,16)
Kubanga njogera olw’ekisa kye naweebwa, eri buli muntu mu mmwe, obuteerowooza okusinga ekyo ky’asaanidde okulowooza, naye okulowoozanga nga yeegendereza, nga Katonda bwe yagabira buli muntu ekigera ky’okukkiriza.(Abaruumi 12:3)
Discernimento e prudência em Provérbios
O livro de Provérbios trata a sabedoria como uma disciplina cotidiana que preserva a vida e previne erros graves. Desenvolver uma mente criteriosa exige humildade para aceitar repreensões, domínio próprio sobre o que se fala e prudência para antever riscos antes de agir.
Aweereddwa omukisa oyo afuna amagezi,
omuntu oyo afuna okutegeera,(Engero 3:13)
Oyo afuna amagezi ayagala emmeeme ye,
n’oyo asanyukira okutegeera, akulaakulana.(Engero 19:8)
Ng’ekyuma bwe kiwagala ekyuma,
n’omuntu bw’abangula muntu munne.(Engero 27:17)
Omusirusiru anyooma okubuulirirwa kwa kitaawe,
naye omutegeevu assaayo omwoyo eri okunenyezebwa.(Engero 15:5)
Omusirusiru bw’asirika alowoozebwa okuba n’amugezi,
era aba mutegeevu bw’afuga akamwa ke.(Engero 17:28)
Omuntu omutegeevu alaba akabenje ne yeekweka,
naye abatalina magezi batambula butambuzi ne bagwa mu kabi.(Engero 27:12)
Conhecimento colocado em prática
O acúmulo de informação sem discernimento espiritual gera apenas frustração e enfado, como aponta Eclesiastes. No ensino de Jesus e das cartas apostólicas, a mente verdadeiramente madura é aquela que traduz o que aprendeu em conduta coerente, alicerçando a vida em atos concretos de obediência.
"Noolwekyo buli awulira ebigambo byange, n’abikola, alifaananyizibwa ng’omusajja ow’amagezi eyazimba enju ye ku lwazi.(Matayo 7:24)
Ani alina amagezi n’okutegeera mu mmwe? Kale abiragirenga mu mpisa ze ennungi ng’akola ebikolwa eby’obwetoowaze eby’amagezi.(Yakobo 3:13)
Kubanga nasalawo obutamanya kintu kyonna mu mmwe wabula Yesu Kristo oyo eyakomererwa.(1 Abakkolinso 2:2)
Kubanga okuviira ddala ku kutondebwa kw’ensi, ebintu bye ebitalabika, bwe buyinza bwe obutaggwaawo n’obwa Katonda bwe, bitegeerwa ne birabikira ddala mu by’obutonde bwe, abantu balyoke baleme kubaako na kya kwewolereza.(Abaruumi 1:20)
Kubanga mu magezi amangi mujjiramu okunakuwala kungi;
amagezi gye gakoma obungi, n’okunakuwala gye gukoma.(Omubuulizi 1:18)
Este artigo te tocou? Faça uma oração!
+581 estão orando agora.
Junte-se à corrente de oração.