Pular para o conteúdo
Publicidade

Negação de Cristo

Por Bíblia Online

Negar a Cristo é o ato mais grave que um ser humano pode cometer. Jesus advertiu: quem me negar diante dos homens, eu o negarei diante do meu Pai que está nos céus.

A advertência de Jesus

Jesus alertou sobre as consequências eternas de negá-lo. Quem se envergonha dele, dele o Filho do Homem se envergonhará quando vier em glória.

Na buli muntu alinneegaanira mu maaso g’abantu, nange ndimwegaanira mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.

Era buli muntu yenna ankwatirwa ensonyi, n’ebigambo byange ne bimukwasa ensonyi mu mulembe guno ogutali mwesigwa era ogujjudde ebibi, Omwana w’Omuntu alimukwatirwa ensonyi bw’alijja mu kitiibwa kya Kitaawe ne bamalayika abatukuvu."

Obanga tugumiikiriza awamu naye, era tulifugira wamu naye.

Obanga tumwegaana era naye alitwegaana.

Exemplos e alertas

Pedro negou Jesus três vezes, mas foi restaurado. A Bíblia alerta contra falsos mestres que negam o Senhor que os resgatou.

Yesu n’amugamba nti, "Ddala ddala nkugamba nti, Mu kiro kino kyennyini enkoko eneeba tennakookolima, onooneegaana emirundi esatu."

Naye Peetero ne yeegaana mu maaso ga buli omu ng’agamba nti, "Ky’oyogerako sikimanyi."

Abayigiriza ab’Obulimba

Naye waaliwo ne bannabbi ab’obulimba mu bantu, era nga bwe walibaawo abayigiriza ab’obulimba mu mmwe. Baliyingiza mu nkiso enjigiriza enkyamu etwala abantu mu kuzikirira. Balyegaana ne Mukama waffe, ne beereetako okuzikirira okw’amangu.

Omulimba y’ani, wabula oyo agamba nti Yesu si ye Kristo. Omuntu oyo yennyini ye Mulabe wa Kristo, era oyo takkiririza Kitaffe wadde Omwana.

naye mmwe ne mwegaana omutuukirivu era omutukuvu, ne musaba babateere omutemu.

Seja o primeiro