Publicidade

Oração

Por Bíblia Online

A oração é o fôlego da vida cristã. É conversa íntima com Deus, pedido de socorro, ação de graças e intercessão. Jesus ensinou seus discípulos a orar e praticou a oração constantemente.

O convite a orar

Jesus disse: pedi e recebereis, buscai e achareis, batei e abrir-se-vos-á. Deus convida seus filhos a orar com fé e persistência.

"Musabe, munaaweebwa. Munoonye, munaazuula. Era mukonkone munaggulirwawo.

"Musabe, munaaweebwa. Munoonye, munaazuula. Era mukonkone munaggulirwawo. Kubanga buli asaba aweebwa, n’oyo anoonya, azuula, n’oyo akonkona aggulirwawo."

Obanga mmwe abantu ababi musobola okuwa abaana bammwe ebirabo ebirungi, Kitammwe ali mu ggulu talisingawo okubawa ebirungi bye mumusaba?

Buli kye munaasabanga nga mukkiriza, munaakiweebwanga."

Buli kye munaasabanga nga mukkiriza, munaakiweebwanga."

"Bwe ntyo mbagamba nti, musabe munaaweebwa, munoonye mulizuula, mukonkone era munaggulirwawo. Kubanga buli asaba, aweebwa, n’oyo anoonya, azuula, era n’oyo akonkona aggulirwawo.

Awo Yesu n’agerera abayigirizwa be olugero ng’agamba nga bwe bagwanidde obutakoowanga kusaba n’obutaggwaamu mwoyo, ng’agamba nti, "Waaliwo omulamuzi mu kibuga ekimu, nga tatya Katonda era nga tafa ku muntu yenna. Mu kibuga ekyo mwalimu nnamwandu eyajjanga ew’omulamuzi oyo buli lunaku ng’amwegayirira nti, ‘Nnamula n’omulabe wange.’

"Omulamuzi n’amala ebbanga ng’akyagaanyi. Naye oluvannyuma n’agamba mu mutima gwe nti, ‘Newaakubadde nga sitya Katonda era nga sirina muntu gwe nzisaamu kitiibwa, naye olwokubanga nnamwandu ono aneetayiridde nnyo, nzijja kumumalira ensonga ze, kubanga ajja kunkooya olw’okuneetayirira ng’ajja gye ndi buli lunaku!’ "

Awo Mukama waffe n’agamba nti, "Muwulire omulamuzi atali wa mazima bw’agamba. Kale Katonda talisingawo nnyo kulamula abantu be, be yeerondera, abamukaabirira emisana n’ekiro ate ng’abagumiikiriza? Mbagamba nti agenda kubalamula mangu. Naye Omwana w’Omuntu, bw’alijja, alisanga okukkiriza ku nsi?"

Noolwekyo mbagamba nti buli kye munaasabanga, mukkirize nti mukiweereddwa, era kinaabanga bwe kityo gye muli.

Noolwekyo mbagamba nti buli kye munaasabanga, mukkirize nti mukiweereddwa, era kinaabanga bwe kityo gye muli.

Noolwekyo mbagamba nti buli kye munaasabanga, mukkirize nti mukiweereddwa, era kinaabanga bwe kityo gye muli.

Orar em nome de Jesus

Tudo o que pedirmos em nome de Jesus, Ele fará, para que o Pai seja glorificado no Filho. A oração em seu nome tem autoridade.

Era buli kye munaasabanga mu linnya Lyange nnaakibakoleranga, Kitange alyoke agulumizibwe mu Mwana.

Era buli kye munaasabanga mu linnya Lyange nnaakibakoleranga, Kitange alyoke agulumizibwe mu Mwana. Bwe munaasabanga ekintu kyonna mu linnya lyange nnaakikolanga."

Era buli kye munaasabanga mu linnya Lyange nnaakibakoleranga, Kitange alyoke agulumizibwe mu Mwana. Bwe munaasabanga ekintu kyonna mu linnya lyange nnaakikolanga."

Naye bwe munywerera mu Nze ne munyweza ebigambo byange, buli kye munaasabanga kinaabakolerwanga.

Si mmwe mwannonda! Wabula Nze nabalonda, mulyoke mubale ebibala ate ebibala eby’olubeerera. Olwo buli kye munaasabanga Kitange mu linnya lyange anaakibawanga.

Kino mubadde temukikola, naye kaakano mukitandike. Musabe mu linnya lyange, mujja kuweebwa ekyo kye musaba, essanyu lyammwe liryoke lituukirire.

Orar sem cessar

A Bíblia nos exorta a orar em todo tempo. A oração constante nos mantém conectados com Deus e nos fortalece espiritualmente.

Musabenga obutayosa.

Musabenga obutayosa.

Musanyukenga ennaku zonna.

Musabenga

Musabenga obutayosa. Mwebazenga olwa buli kintu kyonna, kubanga ekyo Katonda ky’abaagaliza mmwe abali mu Kristo Yesu.

nga musabiririranga mu ssaala zonna nga mwegayiririranga mu mwoyo buli kiseera. Mwekuumenga nga mugumiikirizanga, era nga mwegayiririranga abatukuvu, be bantu bonna aba Katonda.

nga musabiririranga mu ssaala zonna nga mwegayiririranga mu mwoyo buli kiseera. Mwekuumenga nga mugumiikirizanga, era nga mwegayiririranga abatukuvu, be bantu bonna aba Katonda.

Munyiikirirenga mu kusaba, nga temuddirira, wabula nga mwebazanga

nga musanyukira mu kusuubira, nga mugumiikiriza mu kubonaabona era nga munyiikira mu kusaba.

A oração do modelo

Jesus ensinou a oração do Pai Nosso como modelo. Ela cobre adoração, submissão, provisão, perdão, proteção e louvor.

Noolwekyo mumusabenga bwe muti nti,

Kitaffe ali mu ggulu,

Erinnya Lyo litukuzibwe.

Obwakabaka bwo bujje.

By’oyagala bikolebwe mu nsi,

nga bwe bikolebwa mu ggulu.

Otuwenga emmere yaffe eya buli lunaku.

Tusonyiwe ebyonoono byaffe

nga naffe bwe tusonyiwa abatwonoona.

Totuganya kukemebwa

naye tulokole eri omubi.

N’abagamba nti, "Bwe mubanga musaba mugambanga nti,

" ‘Kitaffe,

Erinnya lyo litukuzibwe,

obwakabaka bwo bujje.

Otuwenga buli lunaku emmere yaffe ey’olunaku.

Era otusonyiwe ebyonoono byaffe,

nga naffe bwe tusonyiwa abatukolako ebisobyo.

So totutwala mu kukemebwa.’ "

"Era bwe mubanga musaba mwekuume obutaba nga bannanfuusi abaagala okweraga nga bwe bali bannaddiini, ne basabira mu makuŋŋaaniro ne ku nguudo mu lujjudde, abantu babalabe. Abo, eyo y’empeera yokka gye balifuna.

Naye ggwe bw’obanga osaba, oyingiranga mu nnyumba yo, ne weggalira mu kisenge kyo n’osabira eyo mu kyama. Kitaawo ategeera ebyama byo byonna alikuwa by’omusabye.

Naye ggwe bw’obanga osaba, oyingiranga mu nnyumba yo, ne weggalira mu kisenge kyo n’osabira eyo mu kyama. Kitaawo ategeera ebyama byo byonna alikuwa by’omusabye. Era bwe musabanga temuddiŋŋananga mu bigambo oba okwogera ebigambo enkumu ng’abatamanyi Katonda bwe bakola nga balowooza nti Bwe banaddiŋŋana mu bigambo emirundi n’emirundi okusaba kwabwe lwe kunaddibwamu.

Era bwe musabanga temuddiŋŋananga mu bigambo oba okwogera ebigambo enkumu ng’abatamanyi Katonda bwe bakola nga balowooza nti Bwe banaddiŋŋana mu bigambo emirundi n’emirundi okusaba kwabwe lwe kunaddibwamu.

Era bwe musabanga temuddiŋŋananga mu bigambo oba okwogera ebigambo enkumu ng’abatamanyi Katonda bwe bakola nga balowooza nti Bwe banaddiŋŋana mu bigambo emirundi n’emirundi okusaba kwabwe lwe kunaddibwamu. Kale temubafaanananga, kubanga Kitammwe amanyidde ddala byonna bye mwetaaga ne bwe muba nga temunnamusaba."

Oração eficaz

A oração do justo é poderosa e eficaz. Ore com fé, sem duvidar, pois quem duvida é como onda do mar levada pelo vento.

Noolwekyo mwatulireganenga ebibi byammwe, era buli omu asabirenga munne, mulyoke muwonyezebwe. Okusaba n’omutima omumalirivu ogw’omuntu omutuukirivu, kubeera n’obuyinza bungi, era n’ebivaamu biba bya ttendo.

Noolwekyo mwatulireganenga ebibi byammwe, era buli omu asabirenga munne, mulyoke muwonyezebwe. Okusaba n’omutima omumalirivu ogw’omuntu omutuukirivu, kubeera n’obuyinza bungi, era n’ebivaamu biba bya ttendo.

Naye obanga omuntu yenna ku mmwe aweebuka mu magezi, asabenga Katonda agabira bonna atakayuka, galimuweebwa. Kyokka amusabenga mu kukkiriza, nga tabuusabuusa, kubanga oyo abuusabuusa ali ng’ejjengo ery’oku nnyanja erisundibwa empewo. Omuntu ng’oyo bw’atasaba na kukkiriza tasuubira Mukama kumuwaayo kintu kyonna. Kubanga omuntu ow’emyoyo ebiri, buli gy’adda tanywererayo.

Kyokka amusabenga mu kukkiriza, nga tabuusabuusa, kubanga oyo abuusabuusa ali ng’ejjengo ery’oku nnyanja erisundibwa empewo.

Kyokka amusabenga mu kukkiriza, nga tabuusabuusa, kubanga oyo abuusabuusa ali ng’ejjengo ery’oku nnyanja erisundibwa empewo. Omuntu ng’oyo bw’atasaba na kukkiriza tasuubira Mukama kumuwaayo kintu kyonna.

Mwagala ebintu ne mutabifuna ne muba n’obuggya, ne mulyoka muttiŋŋana so ne mutasobola kubifuna, nga mulwana era nga muyomba kubanga mulemeddwa okubisaba.

Musemberere Katonda, ne Katonda anaabasembereranga. Mulongoose engalo zammwe, mmwe abakozi b’ebibi, mutukuze emitima gyammwe, mmwe abalina emyoyo egitaaganaaga.

Deus ouve e responde

Clama a mim e te responderei. O Senhor ouve os que clamam a Ele com sinceridade e responde com poder e fidelidade.

‘Mumpite n’abayitaba ne mbalaga ebikulu ebitanoonyezeka bye mutamanyi.’

‘Mumpite n’abayitaba ne mbalaga ebikulu ebitanoonyezeka bye mutamanyi.’

"Awo mulimpita ne mujja ne munsaba, nange ne mbawulira," bw’ayogera Mukama.

"Mulinnoonya ne mundaba bwe mulinnoonya n’omutima gwammwe gwonna.

Ayi ggwe awulira okusaba kw’abantu bo,

abantu bonna banajjanga gy’oli olw’ebibi byabwe.

Kubanga tanyooma kwaziirana

kw’abo abali mu nnaku,

era tabeekweka,

wabula abaanukula bwe bamukoowoola.

Bw’obanga mu buzibu,

nnaakuwonyanga, naawe onongulumizanga."

Namukaabirira n’akamwa kange,

ne mutendereza n’olulimi lwange.

Singa nnali nsirikidde ekibi mu mutima gwange,

Mukama teyandimpulirizza;

Singa nnali nsirikidde ekibi mu mutima gwange,

Mukama teyandimpulirizza;

ddala ddala Katonda yampuliriza era n’awulira eddoboozi lyange nga nsaba.

Mukama mmwagala,

kubanga awulidde eddoboozi lyange n’okwegayirira kwange.

Kubanga ateze okutu kwe gye ndi,

kyennaavanga mmukoowoola ebbanga lyonna lye ndimala nga nkyali mulamu.

Mu nnaku yange nakoowoola Mukama;

ne nkaabirira Katonda wange annyambe.

Yawulira eddoboozi lyange ng’ali mu yeekaalu ye;

omulanga gwange ne gutuuka mu matu ge.

Alyanukula okusaba kw’abanaku;

talinyooma kwegayirira kwabwe.

Naye bwe yawulira okukaaba kwabwe,

n’abakwatirwa ekisa;

ku lwabwe, n’ajjukira endagaano ye;

okwagala kwe okungi ne kumuleetera okukyusa ekirowoozo kye.

Mukama abeera kumpi n’abo bonna abamukoowoola;

abo bonna abamukoowoola mu mazima.

Confiança nas promessas

Se pedimos algo segundo a sua vontade, Ele nos ouve. A confiança na oração vem de conhecer e confiar em Deus e suas promessas.

Noolwekyo tulina obuvumu nti bwe tugenda gy’ali ne tumusaba ekintu kyonna, ye nga bw’asiima atuwulira.

Noolwekyo tulina obuvumu nti bwe tugenda gy’ali ne tumusaba ekintu kyonna, ye nga bw’asiima atuwulira. Era bwe tutegeera nti atuwulira bwe tumusaba, buli kye tumusaba talema kukituwa.

Era bwe tutegeera nti atuwulira bwe tumusaba, buli kye tumusaba talema kukituwa.

Era buli kye tumusaba akituwa, kubanga tugondera ebiragiro bye, era ne tukola ebimusanyusa.

Kale tusembererenga entebe ya Katonda ey’obwakabaka ey’ekisa n’obuvumu, tufune okusaasirwa n’ekisa tubeerwe mu kwetaaga kwaffe.

Kale tusembererenga entebe ya Katonda ey’obwakabaka ey’ekisa n’obuvumu, tufune okusaasirwa n’ekisa tubeerwe mu kwetaaga kwaffe.

Kale tusembererenga entebe ya Katonda ey’obwakabaka ey’ekisa n’obuvumu, tufune okusaasirwa n’ekisa tubeerwe mu kwetaaga kwaffe.

Naye awatali kukkiriza toyinza kusanyusa Katonda. Buli ajja eri Katonda kimugwanira okukkiriza nti Katonda waali era n’abo abamunoonya n’obwesigwa abawa empeera.

Era kyava ayinza okulokolera ddala abajja eri Katonda ku bubwe, kubanga abeera mulamu ennaku zonna okubawolereza.

Diversas formas de oração

A oração inclui adoração, intercessão, súplica e ação de graças. Levante mãos santas, ore pelos outros e clame em todo tempo.

Temweraliikiriranga kintu na kimu, wabula mu buli kintu mu kusabanga ne mu kwegayiriranga awamu n’okwebazanga, mutegeezenga Katonda bye mwetaaga. N’emirembe gya Katonda, egisukkiridde okutegeera kwammwe ginaabakuumanga amagezi gammwe n’emitima gyammwe mu Kristo Yesu.

Temweraliikiriranga kintu na kimu, wabula mu buli kintu mu kusabanga ne mu kwegayiriranga awamu n’okwebazanga, mutegeezenga Katonda bye mwetaaga.

Kale ne Katonda wange alibawa buli kye mwetaaga ng’obugagga bwe obungi obuli mu Kristo Yesu bwe buli.

Noolwekyo njagala abantu buli wantu, basabenga Katonda nga bayimusa emikono gyabwe emirongoofu, nga tebalina busungu wadde empaka.

Noolwekyo njagala abantu buli wantu, basabenga Katonda nga bayimusa emikono gyabwe emirongoofu, nga tebalina busungu wadde empaka.

Emirundi esatu egy’enjawulo nga nsaba Mukama amponye eriggwa eryo. Buli mulundi ng’aŋŋamba nti, "Ekisa kyange kikumala, kubanga amaanyi gange gatuukirira mu bunafu." Noolwekyo kyennaavanga nneegulumiza n’essanyu lingi olw’obunafu bwange, amaanyi ga Kristo galyoke galabisibwe.

N’Omwoyo bw’atyo atubeera mu bunafu bwaffe. Tetumanyi kusaba nga bwe kitugwanira, naye Omwoyo yennyini atwegayiririra n’okusinda okutayogerekeka. Oyo akebera emitima, amanyi Omwoyo ky’alowooza, kubanga yeegayiririra abatukuvu ng’okusiima kwa Katonda bwe kuli.

N’Omwoyo bw’atyo atubeera mu bunafu bwaffe. Tetumanyi kusaba nga bwe kitugwanira, naye Omwoyo yennyini atwegayiririra n’okusinda okutayogerekeka. Oyo akebera emitima, amanyi Omwoyo ky’alowooza, kubanga yeegayiririra abatukuvu ng’okusiima kwa Katonda bwe kuli.

Teyabuusabuusa kisuubizo kya Katonda mu butakkiriza, naye yaweebwa amaanyi lwa kukkiriza; n’agulumiza Katonda. Yakakasiza ddala nti Katonda kye yasuubiza asobola okukituukiriza,

Oração e perseverança

Persevere na oração. Mesmo quando parece que não há resposta, Deus está agindo. O que impossível aos homens é possível a Deus.

Kaakano nsaba nti oyo akola ebintu byonna okusinga byonna bye tusaba, ne bye tulowooza, ng’amaanyi ge bwe gali agakolera mu ffe,

Kaakano nsaba nti oyo akola ebintu byonna okusinga byonna bye tusaba, ne bye tulowooza, ng’amaanyi ge bwe gali agakolera mu ffe,

"Ddala ddala mbagamba nti byonna bye mulisiba ku nsi, ne mu ggulu birisibwa ne bye mulisumulula ku nsi, ne mu ggulu bigenda kusumululwa.

Kubanga abantu ababiri oba abasatu bwe banaakuŋŋaananga mu linnya lyange, nange nnaabeeranga awo wakati waabwe."

Naye kyokka dayimooni ow’engeri eno tagobeka awatali kusaba na kusiiba."

N’abaleka awo ne yeeyongerayo akabanga, n’agwa wansi ng’avuunise amaaso ge ku ttaka, n’asaba nti, "Kitange! Obanga kisoboka, leka ekikompe kino kinzigibweko. Naye si nga Nze bwe njagala, wabula nga ggwe bw’oyagala."

"Naye mmwe abampuliriza mbagamba nti: Mwagalenga abalabe bammwe, n’ababakyawa mubayisenga bulungi. Ababakolimira mubasabirenga omukisa; ababayisa obubi mubasabirenga.

"Simooni, Simooni, Setaani asabye okukuwewa ng’eŋŋaano, naye ggwe nkusabidde okukkiriza kwo kuleme kukuggwaamu. Era bw’olimala okwenenya, yamba mu kuzimba n’okunyweza okukkiriza kwa baganda bo."

Abo bonna ne beeweerayo ddala n’omutima gumu okusaba wamu n’abakazi ne Maliyamu nnyina Yesu ne baganda ba Yesu.

Awo ekiro mu ttumbi Pawulo ne Siira bwe baali nga basaba, era nga bwe bayimba n’ennyimba ez’okutendereza Katonda, nga n’abasibe abalala bawuliriza,

"Amayengo ag’okufa ganzingiza;

embuyaga ez’okusaanawo zansaanikira.

Ebisiba eby’amagombe byanneetooloola;

n’emitego gy’okufa ne ginjolekera.

Mu nnaku yange nakoowoola Mukama;

nakoowoola Katonda wange.

Yawulira eddoboozi lyange ng’ali mu yeekaalu ye;

n’okukaaba kwange kwamutuukako.

Golokoka, okaabe ekiro

obudde nga bwa kaziba;

Fuka emmeeme yo ng’amazzi

mu maaso ga Mukama.

Yimusa emikono gyo gy’ali,

olw’obulamu bw’abaana bo abato

abazirise olw’enjala

mu buli luguudo.

Twekebere engeri zaffe, era tuzeetegereze,

tudde eri Mukama.

Tuyimuse emitima gyaffe n’emikono gyaffe

eri Katonda mu ggulu, twogere nti,

Mukama kyava agamba nti,

"Mukomeewo gye ndi n’omutima gwammwe gwonna.

Mukomeewo n’okusiiba n’okukaaba awamu n’okukungubaga."

Munoonye Mukama nga bw’akyayinzika okulabika,

mumukaabirire nga bw’akyali okumpi.

Tewali n’omu akoowoola linnya lyo

oba eyewaliriza okukukwatako,

kubanga watwekweka tetukyalaba maaso go,

era n’otuwaayo ne tuzikirira olw’ebibi byaffe.

Nga tebanakoowoola ndibaddamu,

nga bakyayogera bati mbaddemu.

Nga tebanakoowoola ndibaddamu,

nga bakyayogera bati mbaddemu.

Mmwe abantu ba Sayuuni ababeera mu Yerusaalemi, temuliddayo kukaaba. Alikukwatirwa ekisa bw’olimukaabira ng’omusaba akuyambe. Amangwago ng’awulidde, alikwanukula.

"Bw’ati bw’ayogera Mukama Omutukuvu wa Isirayiri

era Omutonzi we nti,

‘Lwaki mumbuuza ebigenda okujja,

oba ebikwata ku baana bange,

oba okumpa ebiragiro ku bikwata ku mirimu gy’emikono gyange?’

Postura na oração

Ore no secreto, e o Pai que vê em secreto recompensará. A oração não precisa de muitas palavras, mas de coração sincero.

Siriikirira awali Mukama,

ogumiikirize ng’olindirira ky’anaakola.

Tofangayo ng’abalala bafunye ebirungi nga bayita mu kutetenkanya kwabwe okubi.

Ekiro, ne mu makya ne mu ttuntu,

ndaajana nga bwe nsinda;

n’awulira eddoboozi lyange.

Mumwesigenga bulijjo mmwe abantu,

mumutegeezenga byonna ebiri mu mitima gyammwe,

kubanga Katonda kye kiddukiro kyaffe.

Ayi Katonda, oli Katonda wange,

nkunoonya n’omutima gwange gwonna;

emmeeme yange ekwetaaga,

omubiri gwange gwonna gukuyaayaanira,

nga nnina ennyonta ng’ali

mu nsi enkalu omutali mazzi.

Balina omukisa abo abagondera ebiragiro bye,

era abanoonya Mukama n’omutima gwabwe gwonna.

Nkunoonya n’omutima gwange gwonna;

tonzikiriza kuva ku mateeka go.

Naye mutegeere nga Mukama yeerondeddemu abo abamugondera.

Bwe nnaamukoowoolanga anampuliranga era anannyanukulanga.

Ayi Mukama, buli nkya owulira eddoboozi lyange;

buli nkya ndeeta gy’oli okusaba kwange,

ne nnindirira onziremu.

Atassaayo mwoyo kuwulira mateeka ga Mukama,

n’okusaba kwe tekukkirizibwa.

Enkomerero ya byonna eneetera okutuuka. Noolwekyo mwetegeke era mwegenderezenga, era bulijjo musabenga Katonda.

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-22_10-02-25-