Pular para o conteúdo
Publicidade

Sofrimento: o que Deus diz quando você passa pela dor

Deus entende a sua dor

A Bíblia não esconde o sofrimento nem trata a sua dor como falta de fé. Em meio à angústia, Deus não abandona você: Ele compreende o que você passa e oferece refúgio para sustentar o coração.

Yanyoomebwa n’agaanibwa abantu; omuntu eyagumira ennaku n’obuyinike.

Tetwayagala na kumutunulako,

ng’omuntu gwe wandikubye amabega ng’ayitawo,

bwe twamunyooma ne tutamuyitamu ka buntu.(Isaaya 53:3)

Mostra que Jesus conhece por experiência própria o desprezo, a dor física e a solidão que você enfrenta.

Mazima ddala yeetikka obuyinike bwaffe, n’atwala ennaku yaffe,

obulumi obwanditulumye bwe bwamunyiga.

Ate nga twalowooza nti okubonaabona kwe

kyali kibonerezo okuva eri Katonda.(Isaaya 53:4)

Lembra que Ele não assiste ao seu sofrimento de longe: tomou sobre si o fardo que aperta o seu peito hoje.

Omuntu omutuukirivu ayinza n’okuba n’ebizibu bingi,

naye byonna Mukama abimuyisaamu.(Zabbuli 34:19)

Desfaz a ilusão de que a vida com Deus é livre de dor, mas garante que a aflição nunca terá a última palavra.

Consolo para atravessar a tempestade

Katonda oyo Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo, Kitaffe ow’okusaasira era Katonda azaamu bonna amaanyi yeebazibwe, atuzaamu amaanyi mu kubonaabona kwonna kwe tuyitamu, tulyoke tugumye abalala abayita mu kubonaabona okwa buli ngeri, olw’okugumya kwe tufuna nga Katonda atuzaamu amaanyi.(2 Abakkolinso 1:3,4)

Lembra que o acolhimento que você recebe de Deus na aflição prepara o seu coração para sustentar outros amanhã.

Bwe mulibonaabonera akaseera, Katonda waffe atukwatirwa ekisa ng’ayita mu Kristo, alibawa ekitiibwa kye ekitaliggwaawo. Alibakomyawo, alibazzaamu amaanyi, alibawanirira era alibanyweza.(1 Peetero 5:10)

Dá a certeza de que o sofrimento presente tem prazo de validade, e o próprio Deus vai firmar e restaurar as suas forças.

Yobu olwawulira bino byonna, n’agolokoka n’ayuza ebyambalo bye n’amwa omutwe gwe, n’avuunama n’asinza: n’agamba nti,

"Nazaalibwa sirina kantu

era bwe ntyo bwe ndiddayo.

Mukama ye yawa era Mukama y’aggyeewo,

erinnya lya Mukama Katonda lyebazibwe."(Yobu 1:20,21)

Mostra que a dor e a fé podem andar juntas: você tem a liberdade de chorar as perdas sem deixar de confiar em Deus.

A certeza de que a dor não é o fim

Tetukoma ku ekyo kyokka, naye twenyumiririza ne mu kubonaabona, nga tumanyi ng’okubonaabona kutuyigiriza okugumiikiriza. Era okugumiikiriza kututuusa ku mbala ennungi, n’embala ennungi ne zitutuusa ku ssuubi.(Abaruumi 5:3,4)

Ensina que a sua dor presente não é desperdiçada — Deus trabalha até na tempestade para forjar paciência e maturidade.

Okubonaabona kwe tubonaabona kaakano kutono nnyo bwe kugeraageranyizibwa n’ekitiibwa ekiritubikulirwa.(Abaruumi 8:18)

Coloca o peso do momento presente em perspectiva diante da grandeza da eternidade que Deus preparou para você.

Kubanga okubonaabona kwaffe okutono okw’ekiseera ekya kaakano, kwongerayongera nnyo okututeekerateekera ekitiibwa eky’amaanyi eky’emirembe n’emirembe.(2 Abakkolinso 4:17)

Traz alívio ao lembrar que a aflição atual é leve e passageira comparada à glória duradoura que está sendo gerada em silêncio.

Ani alitwawukanya n’okwagala kwa Kristo? Kubonaabona, oba bulumi, oba kuyigganyizibwa, oba njala, oba kuba bwerere, oba kabi, oba kitala?(Abaruumi 8:35)

Garante que nenhuma tragédia, cansaço, angústia ou perda tem força suficiente para separar a sua vida do amor de Cristo.

Seja o primeiro

Este artigo te tocou? Faça uma oração!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.