Publicidade

1 Coríntios 15

55 "Ggwe kufa, obuwanguzi bwo buluwa?

Ggwe kufa, amaanyi go agalumya galuwa?"

56 Obuyinza obulumya buva mu kibi, n’amaanyi g’ekibi gava mu mateeka. 57 Kyokka Katonda yeebazibwe atuwanguza ffe ku bwa Mukama waffe Yesu Kristo.

Veja também

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-22_10-02-25-