Pular para o conteúdo
Publicidade

1 Ebyomumirembe 16

34 Weebaze Mukama kubanga mulungi;

era okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.

35 Mwogerere waggulu nti, "Tulokole, Ayi Katonda ow’obulokozi bwaffe;

tukuŋŋaanye, otulokole eri amawanga,

twebaze erinnya lyo ettukuvu,

era tujagulize mu ttendo lyo."

36 Mukama yeebazibwe, Katonda wa Isirayiri

ow’emirembe n’emirembe.

Abantu bonna ne baddamu nti, "Amiina, Mukama yeebazibwe."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também