Bannamuŋŋoona Baliisa Eriya
1 Awo Eriya Omutisubi ow’e Tisubi mu Gireyaadi, n’agamba Akabu nti, "Mukama Katonda wa Isirayiri gwe mpeereza nga bw’ali omulamu, tewaabe musulo newaakubadde enkuba mu myaka egijja wabula olw’ekigambo kyange."