Pular para o conteúdo
Publicidade

1 Bassekabaka 19:19-21

Okuyitibwa kwa Erisa

19 Awo Eriya n’ava eyo n’asisinkana Erisa mutabani wa Safati ng’alima n’emigogo gy’ente kkumi n’ebiri, ye ng’alimisa ogw’ekkumi n’ebiri. Eriya n’agenda gy’ali n’amusuulako omunagiro gwe. 20 Erisa n’aleka ente ze, n’adduka ng’agoberera Eriya. N’amugamba nti, "Ka nsibule kitange ne mmange, ndyoke ŋŋende naawe."

Eriya n’amugamba nti, "Ddayo, nkukoze ki?"

21 Awo Erisa n’amulekako akabanga, n’addayo, n’agenda n’asala omugogo gw’ente, ennyama n’agifumbisa ebiti by’enkumbi, n’agabira abantu ne balya. Awo n’agolokoka n’agoberera Eriya era n’amuweerezanga.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.