Pular para o conteúdo
Publicidade

1 Samuel 13

11 Samwiri n’amubuuza nti, "Kiki kino ky’okoze?" Sawulo n’addamu nti, "Bwe nnalabye ng’abasajja batandise okusaasaana, ate nga tozze mu kiseera kye walaga, ate nga n’Abafirisuuti bakuŋŋaanira e Mikumasi, 12 ne ndowooza nti, Kaakano Abafirisuuti bagenda kukkirira okunnumba e Girugaali, nga sinnaba kwegayirira kufuna mukisa gwa Mukama, kyenvudde mpalirizibwa okuwaayo ekiweebwayo ekyokebwa.’ "

Veja também