11 Essanduuko ya Katonda n’ewambibwa, era ne batabani ba Eri bombi, Kofuni ne Finekaasi ne battibwa.
17 Omusajja eyaleeta amawulire n’amuddamu nti, "Isirayiri edduse Abafirisuuti, era eggye lyaffe lifiiriddwa abalwanyi bangi. Ate ne batabani bo bombi Kofuni ne Finekaasi battiddwa, era n’essanduuko ya Katonda ewambiddwa."
22 N’ayogera nti, "Ekitiibwa kivudde ku Isirayiri kubanga essanduuko ya Katonda ewambiddwa."