Pular para o conteúdo
Publicidade

2 Abakkolinso 9:6,8,10,11

6 Naye mujjukire nti, "Asiga ekitono alikungula kitono, naye asiga ekinene alikungula kinene." 8 Katonda ayinza okwaza ekisa kyonna gye muli, bulijjo mubeerenga n’ebibamala byonna mu buli kintu nga musukkirira mu mulimu gwonna omulungi,

10 Kubanga oyo awa omulimi ensigo okusiga, ate n’amuwa n’emmere ey’okulya, anaayazanga ensigo yammwe era n’agyongerako, era anaayongeranga ebibala eby’obutuukirivu. 11 Anaabagaggawazanga mu buli kintu, ekyebazisa Katonda mu ffe.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.