Pular para o conteúdo
Publicidade

2 Ebyomumirembe 20

21 Awo bwe yamala okwebuuza ku bantu, n’alonda abasajja ab’okuyimbira Mukama, n’okumutendereza olw’ekitiibwa ky’obutuukirivu bwe, abakulemberamu eggye, nga boogera nti,

"Mwebaze Mukama

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna."

22 Awo bwe batandika okuyimba n’okutendereza, Mukama n’ataayiza abasajja ba Amoni, n’aba Mowaabu, n’aboku Lusozi Seyiri, abaali balumbye Yuda, ne bawangulwa.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também