9 Awo bwe baamala okusomoka, Eriya n’abuuza Erisa nti, "Kiki ky’oyagala nkukolere nga sinnaba kukuggyibwako?" Erisa n’amuddamu nti, "Nkusaba, nsikire emigabo ebiri egy’Omwoyo akuliko." 10 N’amugamba nti, "Ky’osabye kigambo kizibu, naye bw’onondaba nga ntwalibwa, kale kinaaba nga bw’osabye, naye bw’otondabe tekiibe bwe kityo."
Publicidade