Pular para o conteúdo
Publicidade

Okubikkulirwa 12

9 Ogusota ogwo ogw’amaanyi, era gwe gusota ogw’edda oguyitibwa Setaani Omulimba, alimba ensi yonna, ne gusuulibwa wansi ku nsi n’eggye lyagwo lyonna.

10 Ne mpulira eddoboozi ery’omwanguka mu ggulu nga ligamba nti,

"Kaakano obulokozi bwa Katonda, n’amaanyi ge

n’obwakabaka bwa Katonda waffe

awamu n’obuyinza bwa Kristo we bizze.

Kubanga omuloopi eyaloopanga baganda baffe,

eri Katonda waffe emisana n’ekiro,

agobeddwa mu ggulu.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também