13 Ne balaga mu kisenge ekya waggulu mu nnyumba mwe baali basula, era be bano:
Peetero, ne Yokaana ne Yakobo, ne Andereya,
ne Firipo ne Tomasi,
ne Battolomaayo, ne Matayo,
ne Yakobo, omwana wa Alufaayo, ne Simooni eyayitibwanga "Omuzerote1:13 Omuzerote Abazerote be baayeekeranga gavumenti y’Abaruumi mu biro ebyo", ne Yuda, omwana wa Yakobo.