Pular para o conteúdo
Publicidade

Ebikolwa by’Abatume 16

14 Omu ku bakazi abo erinnya lye nga ye Ludiya, yali musuubuzi wa ngoye ez’effulungu ng’abeera mu kibuga Suwatira. Yali asinza Katonda bulijjo. Katonda n’amubikkulira okutegeera obulungi ebyo Pawulo bye yali ayigiriza. 15 Bw’atyo n’abatizibwa n’abomu nnyumba ye bonna. N’atuyita tumukyalire mu maka ge, ng’agamba nti, "Obanga mukakasa nti nzikirizza Mukama, mujje mubeere mu maka gange." N’atuwaliriza.

Veja também