Pular para o conteúdo
Publicidade

Ebikolwa by’Abatume 25:10-12

10 Awo Pawulo n’addamu nti, "Kaakano nyimiridde mu maaso g’embuga ya Kayisaali era we nteekwa okuwozesebwa. Naawe omanyidde ddala bulungi nga bwe sirina musango gwonna gwe nazza ku Bayudaaya. 11 Naye obanga waliwo omusango gwe nazza, ne gunsaanyiza okufa, nange sigaana kufa! Naye obanga siriiko musango, ng’emisango gyonna Abayudaaya bano gye bankakaatikako gya bulimba bwereere, ggwe tolina kw’osinziira wadde omuntu omulala yenna, okumpaayo gye bali okunzita. Njulidde eri Kayisaali." 12 Fesuto, bwe yamala okuteesaamu n’abamuwa amagezi, n’addamu nti, "Nga bw’ojulidde ewa Kayisaali, kale, onootwalibwa ewa Kayisaali."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.