Publicidade

Atos 8

36 Bwe baali bagenda ne batuuka awali amazzi, omulaawe n’agamba nti, "Laba amazzi! Kale lwaki sibatizibwa?" 37 Awo Firipo n’amugamba nti, "Oyinza okubatizibwa, bw’oba ng’okkiriza n’omutima gwo gwonna." Omulaawe n’addamu nti, "Nzikiriza nga Yesu Kristo Mwana wa Katonda." 38 Awo n’alagira omugoba w’eggaali lye okuyimirira, ne bakka mu mazzi, Firipo n’amubatiza. 39 Bwe baava mu mazzi amangwago Omwoyo wa Mukama n’atwala Firipo, Omulaawe n’ataddayo kumulaba nate, naye n’atambula olugendo lwe ng’ajjudde essanyu.

Veja também

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-22_10-02-25-