Pular para o conteúdo
Publicidade

Resultados da busca por "esperança"

38 resultados encontrados

  1. Lamentações 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 21–36 de 66

    21Ebyo byonna mbijjukira,kyenvudde mbeera n’essuubi.

    29Leka akweke amaaso ge mu nfuufu, mpozi wanaabaawo essuubi.

    36oba n’obutaba na bwenkanya eri omuntu?

  2. Provérbios 29

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 29
    Mostrando versículos 17–25 de 27

    17Kangavvula omwana wo, alikuwa emirembe,alireetera emmeeme yo essanyu.

    20Olaba omuntu ayanguyiriza ebigambo bye?Omusirusiru alina essuubi okumusinga.

    25Okutya omuntu kuleeta ekyambika,naye buli eyeesiga Mukama anaabanga mirembe.

  3. Jó 6

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 6
    Mostrando versículos 11–20 de 30

    11Amaanyi ngaggya wa, ndyoke mbe n’essuubi?Era enkomerero yange, eruwa ndyoke ngumiikirize?

    19Abatambuze b’e Teema banoonya,bo ab’e Seeba ne balindirira n’essuubi.

    20Baalina essuubinaye bwe baatuukayo ne banyolwa nnyo.

  4. Provérbios 26

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 26
    Mostrando versículos 12–19 de 28

    12Olaba omuntu omugezi mu maaso ge ye?Omusirusiru alina essuubi okumusinga.

    16Omugayaavu alowooza nti mugezi,okusinga abantu omusanvu abaddamu ebibuuzo mu butuufu.

    19bw’abeera omuntu alimba munne,n’agamba nti, "Mbadde nsaaga busaazi."

  5. Hebreus 6

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 6
    Mostrando versículos 3–19 de 20

    3Katonda nga bw’asiima, tukule mu mwoyo.

    15Bw’atyo Ibulayimu bwe yalindirira n’obugumiikiriza, n’aweebwa ekyasuubizibwa.

    19Essuubi eryo lye linywereza ddala emmeeme zaffe ng’ennanga bw’enyweza eryato. Essuubi eryo lituyingiza munda w’eggigi.

  6. Jó 17

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 17
    Mostrando versículos 3–15 de 16

    3"Ompe, Ayi Katonda akakalu k’onsaba.Ani omulala ayinza okunneeyimirira?

    13Amagombe bwe gaba nga ge maka mwe nnina essuubi,bwe njala obuliri bwange mu kizikiza,

    15kale essuubi lyange liba ludda wa?Ani ayinza okuliraba?

  7. Colossenses 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 5–29 de 29

    5olw’essuubi eryabategekerwa mu ggulu, lye mwawulirako mu kigambo eky’amazima, ye Enjiri.

    14atusonyiwa ebibi byaffe, n’atufuula ba ddembe.

    29Kyenva ntegana nga nfuba nga nkozesa obuyinza Katonda bw’ampa obw’amaanyi.

  8. Romanos 8

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 8
    Mostrando versículos 19–25 de 39

    19Ebitonde birindirira n’essuubi lingi ekiseera abaana ba Katonda lwe baliragibwa.

    24Twalokolebwa lwa ssuubi eryo. Naye essuubi erirabibwa si ssuubi; kubanga ani asuubira ky’alabako?

    25Naye bwe tusuubira kye tutalabako, tukirindirira n’okugumiikiriza.

  9. Gálatas 5

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 5
    Mostrando versículos 5–22 de 26

    5Kubanga ffe, ffe ku bw’Omwoyo olw’okukkiriza tulindirira n’essuubi obutuukirivu.

    9Ekizimbulukusa ekitono kizimbulukusa ekitole kyonna.

    22Naye ebibala eby’Omwoyo bye bino: okwagala, essanyu, emirembe, obugumiikiriza, ekisa, obulungi, obwesigwa,

  10. 2 Coríntios 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 6–12 de 18

    6oyo ye yatusaanyiza okuba abaweereza b’endagaano empya etali ya nnukuta wabula ey’omwoyo. Kubanga ennukuta etta, naye omwoyo aleeta obulamu.

    8kale obuweereza obw’omwoyo tebulisinga nnyo okuba obw’ekitiibwa?

    12Olw’okuba n’essuubi eringi bwe lityo, kyetuva tuweereza n’obuvumu bungi,

  11. Jeremias 31

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 31
    Mostrando versículos 13–20 de 40

    13Abawala balizina beesiime,n’abavubuka, n’abakadde.Okukaaba kwabwe ndikufuula essanyu;ndibawa emirembe n’essanyu okusinga ennaku.

    17Waliwo essuubi,bw’ayogera Mukama.Abaana bo baliddayo mu nsi yaabwe.

    20Efulayimu si mwana wange omwagalwa,omwana gwe nsanyukira?Wadde nga ntera okumunenyanaye nkyamujjukira.Noolwekyo omutima gwange gumuyaayaanira;nnina ekisa kingi gy’ali,"bw’ayogera Mukama.

  12. Efésios 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 6–18 de 23

    6Katonda tumutendereze olw’ekisa kye yatuwa obuwa mu Mwana, gw’ayagala ennyo.

    12ffe Abayudaaya tulyoke tumuleetere okugulumizibwa, ffe abaasooka okuba n’essuubi mu Kristo.

    18Nnyongera okubasabira, amaaso g’emitima gyammwe gamulisibwenga, mulyoke mumanye essuubi ly’okuyitibwa kwammwe, n’obugagga obungi bwe mulina mu ye, mmwe awamu n’abantu ba Katonda bonna.

  13. Salmos 6

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 6
    Mostrando versículos 3–5 de 10

    3Emmeeme yange ejjudde ennaku.Olirindirira kutuusa ddi olyoke onnyambe?

    4Onkyukire, Ayi Mukama, olokole omwoyo gwange;omponye okufa olw’okwagala kwo okungi.

    5Kubanga tewali ayinza kukujjukira ng’amaze okufa.Ani alikutendereza ng’asinziira emagombe?

  14. 1 Timóteo 6

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 6
    Mostrando versículos 5–21 de 21

    5n’okukaayana. Ebyo bikolebwa abantu abaayonooneka ebirowoozo, abatakyalina mazima, abalowooza ng’okufuna amagoba kwe kutya Katonda.

    17Okuutirenga abagagga ab’omu mirembe gya kaakano, obuteekuluntaza, wadde okwesiga obugagga kubanga si bwa lubeerera, wabula beesige Katonda atuwa byonna olw’okwesanyusanga,

    21abantu abamu ge balowooza okuba nago, ne basubwa ekigendererwa mu kukkiriza.Ekisa kibeerenga nammwe.

  15. Atos 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 5–23 de 26

    5N’abatunuulira ng’asuubira okuweebwayo akantu.

    8n’abuuka n’ayimirira n’atandika okutambula! N’ayingira nabo mu Yeekaalu ng’atambula era nga bw’abuuka ng’atendereza Katonda.

    23Ataliwuliriza nnabbi oyo abantu balimuzikiririza ddala.’

  16. Ezequiel 7

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 7
    Mostrando versículos 5–23 de 27

    5"Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti:" ‘Okuzikirizibwa okutali kumulaba kujja.

    6Enkomerero etuuse,enkomerero etuuse!Ebagolokokeddekoera ejja.

    23" ‘Muteeketeeke enjegerekubanga ensi ejjudde omusango ogw’okuyiwa omusaayi,n’ekibuga kijjudde effujjo.

  17. Efésios 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 12–21 de 21

    12Kristo atuwa obuvumu n’obugumu, tulyoke tusembere mu maaso ga Katonda olw’okukkiriza nga tetutya.

    17Kristo alyoke abeerenga mu mitima gyammwe olw’okukkiriza kwammwe. Mbasabira mubeerenga n’emirandira mu kwagala nga mukunywereddemu,

    21agulumizibwenga mu Kkanisa ne mu Kristo Yesu, emirembe n’emirembe. Amiina.

  18. Salmos 49

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 49
    Mostrando versículos 6–18 de 20

    6abantu abeesiga obugagga bwabwebeenyumiririza mu bintu ebingi bye balina.

    15Naye Katonda alinunula emmeeme yange mu magombe,ddala ddala alintwala gy’ali.

    18Newaakubadde nga mu bulamu yeerowoozaako ng’aweereddwa omukisakubanga omugagga abantu bamugulumiza,

  19. 2 Coríntios 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 7–23 de 24

    7Essuubi lyaffe gye muli linywevu, nga tumanyi nti nga bwe mugabanira awamu naffe mu kubonaabona, bwe mutyo bwe mugabanira awamu naffe mu kuzibwamu amaanyi.

    10eyatuwonya mu kufa okwo okw’entiisa, era anaatulokolanga, era gwe tulinamu essuubi ery’okutuwonyanga.

    23Katonda oyo ye mujulirwa w’emmeeme yange, nga nabasabira ne sijja Kkolinso.

  20. 1 Coríntios 13

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 13
    Mostrando versículos 7–13 de 13

    7Okwagala kugumira byonna, kukkiriza byonna, kusuubira byonna era kugumiikiriza byonna.

    8Okwagala tekulemererwa; obunnabbi buliggyibwawo, n’ennimi zirikoma, n’eby’amagezi birikoma.

    13Kaakano waliwo ebintu bisatu eby’olubeerera: okukkiriza, n’okusuubira, era n’okwagala. Naye ekisingako ku ebyo obukulu kwe kwagala.

Léxico (correspondência exata) Semântico (correspondência relacionada) Versículos omitidos Contexto do capítulo