7Mwali mutambula bulungi. Ani eyabasendasenda n’abaggya ku kugondera amazima?
9Ekizimbulukusa ekitono kizimbulukusa ekitole kyonna.
20Okusinza bakatonda abalala, obufumu, obulabe, okuyomba, obuggya, obusungu, okwekuluntaza, okweyawula, okwesalamu,
39 resultados encontrados
7Mwali mutambula bulungi. Ani eyabasendasenda n’abaggya ku kugondera amazima?
9Ekizimbulukusa ekitono kizimbulukusa ekitole kyonna.
20Okusinza bakatonda abalala, obufumu, obulabe, okuyomba, obuggya, obusungu, okwekuluntaza, okweyawula, okwesalamu,
3Ejjinja lizitowa, n’omusenyu muzito,naye obulumbaganyi bw’omusirusiru businga byonna okuzitowa.
5Okunenya mu lwatu,kisinga okwagala okukisibbwa.
16Okumuziyiza obanga aziyiza empewo obang’anyweza omuzigo mu ngalo.
16Kubanga Mukama alizimba Sayuuni buto,era n’alabika mu kitiibwa kye.
20okuwulira okusinda kw’abasibe,n’okusumulula abo abasaliddwa ogw’okufa.
22abantu nga bakuŋŋaanye, awamu n’obwakabaka,okusinza Mukama.
2Mwawulira ekisa kya Katonda kye naweebwa okubayamba.
12Kristo atuwa obuvumu n’obugumu, tulyoke tusembere mu maaso ga Katonda olw’okukkiriza nga tetutya.
21agulumizibwenga mu Kkanisa ne mu Kristo Yesu, emirembe n’emirembe. Amiina.
71Okulokolebwa mu balabe baffe,n’okuva mu mukono gw’abo bonna abatukyawa,
72okulaga bajjajjaffe ekisa,n’ajjukira n’endagaano ye entukuvu,
77Okumanyisa abantu be obulokozi,obw’okusonyiyibwa ebibi byabwe.
1Saala yawangaala emyaka kikumi mu abiri mu musanvu.
7Ibulayimu n’agolokoka n’avuunama eri Abakiiti, bannannyini nsi.
14Efulooni n’addamu Ibulayimu nti,
12Ne wabaawo oluvuuvuumo lungi mu bantu. Abamu ne bagamba nti, "Mulungi." Naye abalala nga bagamba nti, "Nedda, alimba abantu."
23Obanga mukomola ku Ssabbiiti etteeka lya Musa lireme okumenyebwa, kale lwaki Nze munsunguwalira olw’okuwonya omuntu ku Ssabbiiti, n’aba mulamu ddala?
43Awo ekibiina ne kyesalamu olwa Yesu.
8Olunaku lwa Ssabbiiti lujjukirenga era olutukuzenga.
13Tottanga.
14Toyendanga.
3n’ava e Buyudaaya n’addayo e Ggaliraaya.
4Kyali kimugwanira okuyita mu Samaliya.
22Mmwe musinza kye mutamanyi; ffe tusinza kye tumanyi kubanga obulokozi buva mu Buyudaaya.
26n’e Amamu n’e Sema, n’e Molada,
29n’e Baala n’e Yimu, n’e Ezemu,
40n’e Kabboni, n’e Lamamu, n’e Kitulisi,
23Golokoka Ayi Mukama, lwaki weebase?Zuukuka! Totusuula Ayi Mukama!
24Lwaki otwekwese?Lwaki tofaayo ku kulumwa kwaffe n’okujoogebwa?
26Golokoka otuyambe;tulokole olw’okwagala kwo okutaggwaawo.
26Kirungi omuntu okulindiriraobulokozi bwa Mukama n’obukkakkamu.
36oba n’obutaba na bwenkanya eri omuntu?
45Otufudde obusa n’ebisasiromu mawanga.
27Abiyezeeri Omwanasosi,Mebunnayi Omukusasi,
33ne Samma Omukalali,Akiyamu mutabani wa Salali Omwalali,
38Ira Omuyisuli,Galebu Omuyisuli,
9Kubanga ddala oluggi lw’Enjiri lunziguliddwawo, newaakubadde ng’eriyo bangi abampakanya.
22Obanga waliwo atayagala Mukama, akolimirwe. Mukama waffe Yesu, jjangu!
24Mwenna mbalamusizza n’okwagala mu Kristo Yesu. Amiina.
4ne Iddo, ne Ginnesoyi, ne Abiya,
5ne Miyamini, ne Maadiya, ne Biruga,
20eya Sallayi, yali Kallayi;eya Amoki, yali Eberi;
26Kubanga yali abikkuliddwa Mwoyo Mutukuvu nti tagenda kufa nga tannalaba ku Kristo, Omulokozi.
31bwe wateekateeka mu maaso g’abantu bonna,
32okuba Omusana ogw’okwakira amawanga.N’okuleetera abantu bo Abayisirayiri ekitiibwa!"
2Ekisa n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo bibeerenga nammwe.
6Katonda tumutendereze olw’ekisa kye yatuwa obuwa mu Mwana, gw’ayagala ennyo.
12ffe Abayudaaya tulyoke tumuleetere okugulumizibwa, ffe abaasooka okuba n’essuubi mu Kristo.
7Ate era batta Palusandasa, ne Dalufoni, ne Asupasa,
8Polasa, ne Adaliya, ne Alidasa,
9Palumasuta, ne Alisayi, ne Alidayi, ne Vaizasa
2Yali lubuto era ng’akaaba ng’alumwa okuzaala.
8Ogusota ne guwangulwa era ne gusindiikirizibwa okuva mu ggulu.
18Ne guyimirira ku lubalama lw’ennyanja.
8Awo n’apima ekisasi eky’oku mulyango
20Awo n’apima obuwanvu n’obugazi obw’omulyango ogw’Obukiikakkono ogufuluma mu luggya olw’ebweru.
45N’aŋŋamba nti, "Ekisenge ekyolekera Obukiikaddyo, kya bakabona abavunaanyizibwa yeekaalu,