Pular para o conteúdo
Publicidade

Abakkolosaayi 3:1,2,5

Ebiragiro ku Butukuvu

1 Nga bwe mwazuukirira awamu ne Kristo, munoonyenga ebintu ebiri mu ggulu, Kristo gy’atudde ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda. 2 Mulowoozenga ku ebyo ebiri mu ggulu, so si ebiri ku nsi,

Obulamu obw’Edda n’Obulamu Obuggya

5 Noolwekyo temufugibwa bikolwa byammwe eby’omubiri, byonna mubitte. Gamba nga: obwenzi, n’obutali bulongoofu, n’obukaba, n’okwegomba okw’ensonyi, n’okuyaayaana; kye kimu n’okusinza bakatonda abalala.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Colossenses
Ver todos os capítulos de Colossenses