Pular para o conteúdo
Publicidade

Abaefeso 5:21,22,25,28,33

Abakazi ne ba Bbaabwe

21 Mutyenga Kristo, nga muwuliragananga.

22 Abakazi, muwulirenga babbammwe nga bwe muwulira Mukama waffe.

25 Nammwe abaami mwagalenga bakyala bammwe nga Kristo bwe yayagala Ekkanisa ne yeewaayo ku lwayo. 28 N’abasajja bwe batyo bwe basaana okwagalanga bakazi baabwe, nga bwe baagala emibiri gyabwe gyennyini. Ayagala mukazi we yeeyagala yekka. 33 Kale, nammwe buli musajja ayagalenga mukazi we nga bwe yeeyagala yennyini, era n’omukazi assengamu bba ekitiibwa.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.