Abakazi ne ba Bbaabwe
21 Mutyenga Kristo, nga muwuliragananga.
22 Abakazi, muwulirenga babbammwe nga bwe muwulira Mukama waffe.
25 Nammwe abaami mwagalenga bakyala bammwe nga Kristo bwe yayagala Ekkanisa ne yeewaayo ku lwayo. 33 Kale, nammwe buli musajja ayagalenga mukazi we nga bwe yeeyagala yennyini, era n’omukazi assengamu bba ekitiibwa.