Pular para o conteúdo
Publicidade

Eseza 4:15-17

15 Awo Eseza n’aweereza obubaka eri Moluddekaayi nti, 16 "Genda okuŋŋaanye Abayudaaya bonna abali mu Susani, musiibe ku lwange, so temulya wadde okunywa ekintu emisana n’ekiro okumala ennaku ssatu. Nze n’abaweereza bange abakyala tunaasiibira wamu nammwe. Ekyo nga kiwedde, ndigenda eri Kabaka, newaakubadde nga tekikkirizibwa mu mateeka. Bwe ndiba ow’okuzikirira, nzikirira."

17 Amangwago Moluddekaayi n’agenda, era n’akola byonna Eseza bye yamulagira.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.