Pular para o conteúdo
Publicidade

Eseza 5:3,4,8,14

3 Kabaka n’alyoka amubuuza nti, "Oyagala ki Nnabagereka Eseza? Era kiki ky’osaba? Onookiweebwa ne bwe kinaaba ekitundu ky’obwakabaka."

4 Awo Eseza n’addamu nti, "Kabaka bw’anaasiima, ajje ne Kamani leero ku mbaga gye nfumbidde Kabaka."

8 Obanga ŋŋanze mu maaso ga Kabaka era ng’anaasiima okuddamu okusaba kwange, n’okutuukiriza kye neegayirira, nkusaba kabaka ne Kamani mujje enkya ku mbaga gye nnaabategekera. Olwo nno, nzija kuddamu ekibuuzo kya kabaka."

14 Awo mukazi we Zeresi ne mikwano gye gyonna ne bamugamba nti, "Bazimbe akalabba obuwanvu bwako, mita amakumi abiri mu ssatu, enkya bw’onooyogera ne Kabaka, Moluddekaayi anaawanikibwa okwo, kale olyoke ogende ku mbaga ne Kabaka ng’oli musanyufu." Ekirowoozo ekyo kyasanyusa nnyo Kamani, era akalabba ne kazimbibwa.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.