Pular para o conteúdo
Publicidade

Êxodo 14

13 Musa n’addamu abantu nti, "Temutya, munywere, mujja kulaba obulokozi Mukama bw’anaabaleetera olwa leero. Kubanga Abamisiri abo be mulaba kaakano, temuliddayo nate kubalaba emirembe gyonna. 14 Mukama ajja kubalwanirira. Mmwe musirike busirisi."

Veja também