16 "Onookolanga Embaga ey’Amakungula23:16 Embaga ey’Amakungula y’emu yeeyitibwa Embaga eya Wiiki (34:22) kubanga Embaga ey’Amakungula yabangawo oluvannyuma lw’Embaga ey’Okuyitako, ng’okukungula kwa kaggwa ey’ebibala ebibereberye eby’ebirime bye wasiga mu nnimiro yo.
"Onookolanga Embaga ey’Amayingiza23:16 Embaga ey’Amayingiza yabangawo ng’okukungula kwa kaggwa. buli nkomerero ya mwaka, bw’onookuŋŋaanyanga ebibala by’omu nnimiro, n’obiyingiza.