Pular para o conteúdo
Publicidade

Okuva 24:6-8

6 Musa n’addira ekitundu ky’omusaayi n’akissa mu mabeseni, n’ekitundu ekirala n’akimansira ku kyoto. 7 N’asitula Ekitabo ky’Endagaano, n’akisomera abantu nga bonna bawulira. Ne bagamba nti, "Ebyo byonna Mukama by’agambye tujja kubikola; era tunaamugonderanga."

8 Awo Musa n’addira omusaayi n’agumansira ku bantu, n’agamba nti, "Guno gwe musaayi gw’endagaano Mukama Katonda gye yabalagira okukwata."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.