Pular para o conteúdo
Publicidade

Okuva 3:14,15

14 Katonda n’agamba Musa nti, "Ndi nga bwe Ndi," n’ayongera nti, "Bw’otyo bw’onootegeeza abaana ba Isirayiri nti, ‘Ndi y’antumye gye muli.’ "

15 Katonda n’ayongera n’agamba Musa nti, "Tegeeza abaana ba Isirayiri nti, ‘Mukama, Katonda wa bajjajjammwe: Katonda wa Ibulayimu, era Katonda wa Isaaka, era nga ye Katonda wa Yakobo, y’antumye gye muli.’

"Eryo lye linnya lyange ery’olubeerera,

era lye linnya lye nnajjuukirirwangako

mu buli mulembe ogunaddiriranga gunnaagwo.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.