Pular para o conteúdo
Publicidade

Okuva 4:1-5

Mukama awa Musa Obuyinza Okukola Ebyamagero

1 Musa n’addamu nti, "Tebagenda kunzikiriza, wadde okuwuliriza ebyo bye mbagamba: kubanga bagenda kwogera nti, Mukama takulabikiranga."

2 Awo Mukama n’amubuuza nti, "Ekyo kiki ekiri mu ngalo zo?"

N’addamu nti, "Muggo."

3 Mukama Katonda n’amugamba nti, "Gusuule wansi."

Musa n’agusuula wansi; ne gufuuka omusota, n’agudduka! 4 Mukama n’agamba Musa nti, "Golola omukono gwo ogukwate akawuuwo ogusitule." N’agolola omukono gwe n’agukwata, ne gufuuka omuggo mu mukono gwe. 5 Mukama n’amugamba nti, "Bw’olikola bw’otyo bagenda kukukkiriza, era balitegeera nga Mukama Katonda wa bajjajjaabwe, Katonda wa Ibulayimu, era Katonda wa Isaaka, era Katonda wa Yakobo, yakulabikira."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.