Pular para o conteúdo
Publicidade

Abafiripi 2

14 Buli kye mukola mukikolenga awatali kwemulugunya wadde empaka, 15 mulyoke mube nga temuliiko kyakunenyezebwa nga muli balongoofu, mube abaana ba Katonda abatalina bbala, wakati mu mulembe ogwakyama era omwonoonefu, mwe mubeere ekyokulabirako eky’amaanyi mu nsi, 16 nga munyweza ekigambo ky’obulamu gye bali, ndyoke mbeere n’ekyokwenyumiriza ku lunaku lwa Kristo, okulaga nti ssaddukira bwereere so ssaateganira busa.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também

Filipenses
Ver todos os capítulos de Filipenses