Pular para o conteúdo
Publicidade

Filipenses 4

11 Soogera kino olwokubanga Ndiko kye nneetaaga, kubanga mu buli mbeera gye mbaamu nayiga okumalibwanga. 12 Mmanyi okubeera nga sirina kantu, era mmanyi okuba nga nnina buli kimu. Mu buli ngeri ne mu bintu byonna nayiga ekyama ekiri mu kukkusibwa ne mu kuba omuyala, mu kuba n’ebingi ne mu bwetaavu. 13 Nnyinza okukola byonna mu oyo ampa amaanyi.

Veja também

Filipenses
Ver todos os capítulos de Filipenses