8 Kuusi ye yazaala Nimuloodi; ye yasooka okuba omuntu ow’amaanyi ennyo ku nsi. 9 Yali muyizzi kkungwa, mu maaso ga Mukama, kyekyava kigambibwa nti, "Afaanana Nimuloodi omuyizzi kkungwa mu maaso ga Mukama." 10 Obwakabaka bwe bwatandikira Baberi, ne Eneki ne Akudi ne Kalune, nga byonna bya mu nsi Sinali.10:10 Sinali y’ensi ya Babulooni ey’edda.
Publicidade