Pular para o conteúdo
Publicidade

Olubereberye 18:10,12-14

10 Awo omu ku bo n’amugamba nti, "Ddala ndikomawo gy’oli mu kiseera nga kino, era Saala mukazi wo alizaala omwana owoobulenzi."

Ne Saala yali awuliriza ng’ali mu mulyango gwa weema emabega we. 12 Awo Saala n’asekera muli ng’agamba nti, "Nga nkaddiye, nga ne baze akaddiye, ndisanyusibwa?"

13 Mukama n’abuuza Ibulayimu nti, "Lwaki Saala asese ng’agamba nti, ‘Ndiyinza okuzaala omwana nga nkaddiye?’ 14 Waliwo ekirema Mukama? Omwaka ogujja, mu kiseera kyennyini, ndikomawo gy’oli, ne Saala alizaala omwana owoobulenzi."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.