Pular para o conteúdo
Publicidade

Olubereberye 22:2,8,13,14

2 Katonda n’amugamba nti, "Twala mutabani wo, mutabani wo omu yekka, Isaaka, gw’oyagala, ogende mu nsi Moliya ku lumu ku nsozi lwe ndikulaga omuweereyo eyo okuba ekiweebwayo ekyokebwa."

8 Ibulayimu n’amuddamu nti, "Mwana wange, Katonda aneefunira omwana gw’endiga ogw’ekiweebwayo ekyokebwa." Kale ne bagenda bombi.

13 Awo Ibulayimu n’ayimusa amaaso, n’alaba, era laba, emabega we endiga ennume ng’eri mu kisaka ng’amayembe gaayo mwe galaalidde. Ibulayimu n’agenda n’addira endiga eyo n’agiwaayo okuba ekiweebwayo ekyokebwa, mu kifo ky’omwana we. 14 Ibulayimu kyeyava atuuma ekifo ekyo erinnya Mukama alitugabirira22:14 oluusi ekifo ekyo kiyitibwa Yakuwayire, era ne kaakano bwe kiyitibwa nti ku lusozi lwa Mukama anaagabiriranga.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.