Pular para o conteúdo
Publicidade

Olubereberye 27:35,36,41

35 Naye n’amuddamu nti, "Muganda wo azze n’annimba era akututteko omukisa gwo."

36 Esawu n’ayogera nti, "Teyatuumibwa linnya lye Yakobo? Laba, anyingiridde emirundi gino gyombi; yanziggyako eby’obukulu bwange, ate kaakano antutteko n’omukisa gwange." Kwe kubuuza kitaawe nti, "Tondekeddeewo mukisa n’akatono?"

Enteekateeka ya Lebbeeka

41 Awo Esawu n’akyawa muganda we Yakobo ng’amulanga omukisa kitaabwe gwe yamuwa. Esawu n’alyoka ayogera nti, "Ennaku ez’okukungubagira kitange zinaatera okutuuka. Bwe zirituuka, muganda wange Yakobo nga mutta."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.