34 Awo Yakobo n’ayuza ebyambalo bye, n’akungubagira Yusufu okumala ebbanga ddene. 35 Batabani be bonna ne bawala be ne bagenda gy’ali okumusanyusa, kyokka ye n’atakkiriza kusanyusibwa. N’agamba nti, "Nedda, ndikka emagombe nga nkyakungubagira omwana wange Yusufu." Bw’atyo Yakobo n’akungubagira nnyo Yusufu.
Publicidade