Pular para o conteúdo
Publicidade

Olubereberye 45:3-5,7,8

3 Yusufu n’agamba baganda be nti, "Nze Yusufu, kitange akyali mulamu?" Naye baganda be ne batayinza kumuddamu, kubanga okweraliikirira kwabayinga mu maaso ge.

4 Awo Yusufu n’agamba baganda be nti, "Mbasaba munsemberere." Ne basembera gy’ali. N’abagamba nti, "Nze muganda wammwe Yusufu gwe mwatunda e Misiri. 5 Naye kaakano temuggwaamu mwoyo, oba temwekubagiza olw’okuntunda wano, kubanga Katonda yantuma mbasookeyo nsobole okuwonya obulamu. 7 Era Katonda yantuma mbasookeyo mbakuumire abalisigalawo ku nsi; ndyoke mbawonyezeewo abantu abangi ennyo mu ngeri ey’ekitalo.

8 "Noolwekyo si mmwe mwansindika wano, wabula Katonda; era anfudde kitaawe wa Falaawo, era mukama w’ennyumba ye era omufuzi w’ensi yonna ey’e Misiri.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.