Pular para o conteúdo
Publicidade

Gênesis 47

11 Awo Yusufu n’asenza kitaawe ne baganda be e Misiri, n’abawa ekitundu ekyali kisinga obulungi eky’e Goseni, mu Disitulikiti ey’e Lamusesi nga Falaawo bwe yalagira. 12 Yusufu n’awa kitaawe ne baganda be n’abennyumba ya kitaawe emmere ng’omuwendo gw’abaana baabwe bwe gwali.

Veja também