Pular para o conteúdo
Publicidade

Abaebbulaniya 3:7,8,12,13,15

Ekiwummulo ky’Abaana ba Katonda

7 Noolwekyo nga Mwoyo Mutukuvu bw’agamba nti,

"Leero bwe munaawulira eddoboozi lye,

8 temukakanyaza mitima gyammwe,

nga bali bwe baajeema,

ku lunaku lwe bagezesaako Katonda mu ddungu.

12 Mwekuume abooluganda, omutima omubi ogw’obutakkiriza gulemenga kuba mu muntu yenna ku mmwe, ne gubaggya ku Katonda omulamu. 13 Mubuuliraganenga mwekka na mwekka bulijjo ng’ekiseera kikyaliwo, waleme okubaawo n’omu ku mmwe akakanyazibwa obulimba bw’ekibi. 15 Kyogerwako nti,

"Leero bwe munaawulira eddoboozi lye

temukakanyaza mitima gyammwe

nga bwe mwakola bwe mwajeema."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.