Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 10:11-13

11 "Nze musumba omulungi. Omusumba omulungi awaayo obulamu bwe olw’endiga. 12 Omupakasi, atali musumba, endiga nga si zize, bw’alaba omusege nga gujja adduka n’aleka awo endiga, omusege ne guzirumba ne guzisaasaanya. 13 Akola atyo kubanga mupakasi, so n’endiga tazifaako.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.