Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 11:4,5,15,17,21,35

4 Naye Yesu bwe yakitegeera n’agamba nti, "Ekigendereddwa mu bulwadde buno si kufa, wabula kulaga kitiibwa kya Katonda, era n’okuweesa Omwana wa Katonda ekitiibwa." 5 Yesu yali mukwano gwa Maliyamu ne Maliza ne Laazaalo, naye bwe yawulira nga Laazaalo alwadde n’ayongera n’asigala we yali

15 Naye ku lw’obulungi bwammwe, nsanyuse kubanga ssaaliyo, mulyoke mukkirize; kale mujje tugende gy’ali."

17 Bwe baatuuka e Besaniya Yesu n’asanga nga Laazaalo yaakamala ennaku nnya mu ntaana. 21 Awo Maliza n’agamba Yesu nti, "Mukama wange, singa wali wano mwannyinaze teyandifudde.

35 Yesu n’akaaba amaziga.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.