Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 11:47-50

47 Awo bakabona abakulu n’Abafalisaayo ne batuuza olukiiko ne bagamba nti, "Tukole ki? Kubanga omuntu ono akola ebyamagero bingi. 48 Bwe tumuleka bw’atyo, abantu bonna bajja kumukkiriza bamugoberere, n’ekirivaamu Abaruumi bagenda kujja bazikirize ekifo ekitukuvu n’eggwanga lyaffe."

49 Awo omu ku bo, Kayaafa eyali Kabona Asinga Obukulu mu mwaka ogwo, n’abagamba nti, "Mmwe temuliiko kye mumanyi. 50 Temulaba nti kirungi omuntu omu afe, eggwanga lyonna lireme kuzikirira?"

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.