Abayonaani Baagala Okulaba Yesu
20 Naye waaliwo Abayonaani abamu abaali bazze okusinza ku mbaga ey’Okuyitako 21 ne bajja eri Firipo eyava e Besusayida eky’omu Ggaliraaya, ne bamugamba nti, "Ssebo, twagala kulaba Yesu."
23 Yesu n’abaddamu nti, "Ekiseera kituuse Omwana w’Omuntu agulumizibwe.
32 Bwe ndiwanikibwa okuva mu nsi, ndiwalulira bonna gye ndi." 33 Ekyo yakyogera ng’ategeeza enfa gye yali anaatera okufaamu.