Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 14:1,16-18,26

Yesu Agumya Abayigirizwa be

1 "Omutima gwammwe tegweraliikiriranga. Mukkiriza Katonda, era nange munzikirize.

16 nange ndisaba Kitange n’abawa Omubeezi omulala anaabeeranga nammwe emirembe n’emirembe, 17 Mwoyo ow’Amazima ensi gwe teyinza kufuna, kubanga temulaba era temumanyi. Naye mmwe mumumanyi kubanga abeera nammwe, era anaabeeranga mu mmwe. 18 Siribaleka nga bamulekwa, ndikomawo gye muli.

26 Naye Omubeezi, Mwoyo Mutukuvu, Kitange gw’alituma mu linnya lyange, bw’alijja alibayigiriza ebintu byonna era alibajjukiza byonna bye nabagamba.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.